Konkani

Le luganda (ou ganda) est une langue parlée en Ouganda par environ quatre millions de locuteurs. Le luganda appartient à la famille des langues bantoues.

Luganda/Oluganda lwe lulimi olwogerwa Abaganda e Yuganda. Oluganda lukozesebwa nnyo mu masekkati ga Yuganda. Lwe lulimi olukozesebwa okusinga mu nsi ya Yuganda. Olugaganda luva ku linnya ly'Abaganda, abalwogera okuva edda nnyo. Olw'okuba ebibuga ebikulu ebya Yuganda mu myaka gyonna bisangibwa mu Buganda, olulimi lwayambuka nnyo mu byetaagisa mu Yuganda yonna, kuba kati lukozesebwa nnyo mu by'obusuubuzi mu maduuka, ne mu butale obw'enjawulo mu Yuganda. Abantu abasinga okwogera Oluganda bava mu masekkati ga Yuganda okuli ebifo eby'enjawulo nga Kampala, Mukono, Kayunga, Masaka, Kalangala, Mpigi, Sembabule, n'ebilala.

Alphabets

  • alphabet latin

Codes de langue

SOURCE Code URL
code iso 639-1 de la langue lg
Code iso 639-2 lug
Code iso 639-3 knn